Topping up on his Hit List, Pallaso drops another hot tune dubbed ''Ani Oyo''
In two days off the official release, the love song has scopped 12K+ Youtube Views.
His recent single Malamu is one of the Music Anthems so far in Uganda, and has set trends on medias over streams, views, covers and plays.
AUDIO AVAILABE ON ITUNES
LYRICS
Tonkyawanga Tonegaana
Tonkyawanga Mubantu Tonegaananga Wankuba aka kiss kansigalamu Oba kumiMwa kwaliko sukali I like the way you dance Buli wonziniramu ogonda ebitagambika Black queen the queen of my life Beautiful like Michelle Obama The way you smile you smile so bright Oh I can’t deny I’m in love Olina amaaso oli maaso glory Nasazewo kankuyimbire akayimba
AVAILABLE ON YOUTUBE
Ani Oyo Yenze muno akwagala Kiki Ate Vamubyekito byetwekyanga Ani oyo Yenze muno eyakutegeela Atalikyuka Ani oyo Yenze muno akwagala Yade tuyomba tetwekyawa Yenze muno eyakutegeela Atalikyuka
All i need is a remedy Buno obulamu tebunyuma wotali Honey i need somebody like you Nakwagala kuva mu high school Era obadenga mu target njagala Omanye omutima oguvuga sacket Era bwemba nkola budget Mama Eyakunzalila muwe kilaboki queen the queen of my life Beautiful like Michelle Obama The way you smile you smile so bright Oh I can’t deny I’m in love Olina amaaso oli maaso glory Nasazewo kankuyimbire akayimba
Ani Oyo Yenze muno akwagala Kiki Ate Vamubyekito byetwekyanga Ani oyo Yenze muno eyakutegeela Atalikyuka Ani oyo Yenze muno akwagala Yade tuyomba tetwekyawa Yenze muno eyakutegeela Atalikyuka
I just wanna brainstorm I don’t like the noise My brain has been stormed I can hear the voice You got me hypnotized I’m in love with you Anywhere you go I’ll follow you Nsiba mu city gwetondaba nsika sente Nange njagala nzijje nga nina sente Nkutwaleko baby ku beach olye ku fish Nkutwale emunyonyo owuge nga nkola tEase Amajja ngalina motoka njilina Abali bakulokera bagambe bayokya da Gyenzira gyada omwana gyemba gyaaba Get up in the limo banafuna kafuufu
Ani Oyo Yenze muno akwagala Kiki Ate Vamubyekito byetwekyanga Ani oyo Yenze muno eyakutegeela Atalikyuka Ani oyo Yenze muno akwagala Yade tuyomba tetwekyawa Yenze muno eyakutegeela Atalikyuka Tonkyawanga tonegaana Kama ivan bagambe ian pro bagambe That we are the baddest confirmed
the baddest any time every time.
Pius Mayanja, Pallaso
Insight: Pallaso Drops another Love Song ''Ani Oyo''
Reviewed by Watch Africa Entertainment
on
December 07, 2020
Rating: 5
💕💕
ReplyDelete