WATCH: VICTOR RUZ - NDEESE (OFFICIAL VISUALS)
NDEESE LOVE - LYRICS
Verse1Nga bwenesitude era bwenzize nkusisinkane neera kyenva nsabye onzigulirewo baby nyingire nzize nomukwano mungi nkusaba onzijeyo mubabundabunda mukago tusale gwa kukootakoota coz ey body afi know nti nkupenda byonna Yade ndaba nkumu ab'epika you got to know ndi muzibe wo newentambula, amagulu newegakankana omutima gukimanyi tewaliiyo akufaanana
- nzuuno Chorus Ndeese Love Ndeese Love aah (Uhmmh nzitoweredwa beibe) Ndeese Love Ndeese Love aah (aah bambi tikula) Beibey Ndeese Love Ndeese Love aah (Uhhmm nzitoweredwa mukwano) Ndeese Love Ndeese Love aah (mukwano nkusaba tikula) Oooh Na nah Oooh Na Nah (ndeese love ndeese love aah) Oooh Na nah Oooh Na Nah
Vere2
So kati kiri jooli okugenda nange oba osigalewo lonely
My baby tell me wooba wooli sitaki kumalira time ogambe sorry
Oli nnimiro jensigamu ebyaama, manya amakungula ngetaaga,
beibe newala kwekanga nga eriyo omulala eyakwekwaata.
Nnimiro jensigamu ebyaama manya amakungula ngetaaga
beibe newala kwekanga nga eriyo omulala eyakwekwata
- Nzuuno
Chorus
Ndeese Love Ndeese Love aah
(Uhmmh nzitoweredwa beibe)
Ndeese Love Ndeese Love aah (aah bambi tikula)
Beibey Ndeese Love Ndeese Love aah
Uhhmm nzitoweredwa mukwano)
Ndeese Love Ndeese Love aah (mukwano nkusaba tikula)
Oooh Na nah Oooh Na Nah (ndeese love ndeese love aah)
Oooh Na nah Oooh Na Nah
Verse3
Nga bwenesitude era bwenzize nkusisinkane neera kyenva nsabye onzigulirewo baby nyingire nzize nomukwano mungi nkusaba onzijeyo mubabundabunda mukago tusale gwa kukootakoota coz ey body afi know nti nkupenda byonna
Oli nnimiro jensigamu ebyaama, manya amakungula ngetaaga,
beibe newala kwekanga nga eriyo omulala eyakwekwaata.
Nnimiro jensigamu ebyaama manya amakungula ngetaaga
beibe newala kwekanga nga eriyo omulala eyakwekwata
- Nzuuno Jinjaboy.
Song Credits:
Written By Victor Ruz Produced By One Blessing (Retro Records Studios) All Rights Reserved By Retro Records 2020
Audio Available on all music Stores
No comments: